ABAKUNGUBAZI abaagenze okuziika Barbra Zaalwango abadde omukozi wa bbanka eyatiddwa omulambo gwe ne gusuulibwa mu nnimiro okumpi n’ekiggya basabye Poliisi okunoonyereza ng'etandikira ku mulimu omugenzi...
OMUYIMBI Jamie Culture akubidde abadigize emiziki ku Theatre Labonita ekiro ekikeesezza olwa leero ku Lwomukaaga ne bakkiriza nti mwana mulenzi ky'akola akimanyi era alina waaka. Jamie Culture muwandiisi...
BAMINISITA babiri abaayitiddwa mu kakiiko ka Palamenti bannyonnyole ababaka omutendera disitulikiti empya n’ebibuga ebyatondebwawo we bituuse okutandika okukola n’ensimbi mmeka ze babiwadde batamyettamye...
KATIKKIRO Charles Peter Mayiga ayise Bannamakolero ba Uganda okujja okukwatagana n’Obwakabaka okutumbula obusuubuzi n’amakolero g'agamba nti galina kusooka kussa ssira kw'ebyo eggwanga lye birinako enkizo...
Bino byabadde mu maka ag’omugenzi Wilson Senoga e Kabunza e Matuga, Irene Nalubwama amanyiddwa nga Maama Lususu gye yayanjulidde musajja we Emmanuel Kayondo ku mukolo ogwabadeko basereebu abenjawulo, n’abeebitiibwa...
Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo yategeezezza Bukedde nti Kabaka agenda kusookera Nabiragye Kyampisi, agende mu Ggulu ku kitebe ky’essaza, ku ssomero lya Jasy John e Ndandu mu kibuga Mukono. Agenda...
KATTIKIRO Charles Peter Mayiga alagidde Bulungibwansi akolebwanga buli Lwamukaaga. Yagambye ebitundu bya Buganda biri bubi birina okugogolwa buli wiiki. Bino yabyogeredde Lweza ku lw'e Ntebe ku...
TTULEERA ya seminti egoyezza mmotoka bbiri ku lw'e Masaka abantu bataano ne bafiirawo omu n'asimattuka. Akabenje kano kaaguddewo ku ssaawa 11:00 ng'obudde busaasaana mu kitoogo kya Kibukuta wakati wa...
Ababbira mu Takisi banyaze abazungu
Aba B2C bakubye abantu omuziki mu konsati yaabwe esookedde ddala bukya luba nga lwa mmindi!
KATIKKIRO Charles Peter Mayiga awadde Pulezidenti Museveni amagezi okukimanya nti tewali mulundi gwonna abantu lwe bagenda okukomya okwegwanyiza obuyinza kubanga kya buntu, obukulembeze buli omu abwagala...